Add parallel Print Page Options

Ya Mukulu wa Bayimbi. Zabbuli ya Dawudi.

19 (A)Eggulu litegeeza ekitiibwa kya Katonda,
    ebbanga ne litegeeza emirimu gy’emikono gye.

Read full chapter

(A)Eggulu litegeeza obutuukirivu bwa Katonda
    kubanga Katonda yennyini ye mulamuzi.

Read full chapter

17 (A)Kyokka tasigalirangako awo nga talina bujulirwa ng’abakolera ebirungi okuva mu ggulu, ng’aweereza enkuba, n’okubawa ebiro eby’okubalizangamu ebibala n’okubakkusa emmere, era n’okubajjuza essanyu mu mitima gyabwe.”

Read full chapter

19 (A)Kubanga ebisoboka okumanyibwa ku Katonda bibabikkuliddwa, kubanga Katonda abibalaze byonna mu bujjuvu.

Read full chapter

13 (A)Omukono gwange gwe gwateekawo omusingi gw’ensi,
    era omukono gwange ogwa ddyo ne gwanjuluza eggulu.
Bwe mbiyita
    byombi bijja.

Read full chapter

13 (A)ne weerabira Mukama Omutonzi wo
    eyabamba eggulu,
    n’ateekawo n’emisingi gy’ensi,
ebbanga lyonna ne mubeera mu kutya
    obusungu bw’abo abakunyigiriza,
    oyo eyemalidde mu kuzikiriza?
Kubanga kale buliruddawa obulabe bw’oyo abanyigiriza?

Read full chapter