Add parallel Print Page Options

28 (A)Kubanga obwakabaka bwonna bwa Mukama,
    era y’afuga amawanga gonna.

Read full chapter

28 for dominion belongs to the Lord(A)
    and he rules over the nations.

Read full chapter

Yuda Kabaka w’Ensi ow’Oku Ntikko

(A)Mukama alibeera kabaka ow’ensi zonna: ku lunaku olwo Mukama alibeera omu yekka n’erinnya lye liribeera erinnya lyokka.

Read full chapter

The Lord will be king(A) over the whole earth.(B) On that day there will be one Lord, and his name the only name.(C)

Read full chapter

16 (A)Abo abalisigalawo ku mawanga agaalumba Yerusaalemi banaayambukanga buli mwaka okusinza Mukama kabaka ow’Eggye era n’okukwatanga embaga ey’ensiisira.

Read full chapter

16 Then the survivors(A) from all the nations that have attacked Jerusalem will go up year after year to worship(B) the King,(C) the Lord Almighty, and to celebrate the Festival of Tabernacles.(D)

Read full chapter

Ekkondeere ery’Omusanvu

15 (A)Awo malayika ow’omusanvu n’afuuwa ekkondeere lye, ne wabaawo oluyoogaano olunene ennyo mu ggulu nga lugamba nti,

“Obwakabaka bw’ensi eno kati bufuuse
    bwa Mukama waffe ne Kristo we,
    era anaafuganga emirembe n’emirembe.”

Read full chapter

The Seventh Trumpet

15 The seventh angel sounded his trumpet,(A) and there were loud voices(B) in heaven, which said:

“The kingdom of the world has become
    the kingdom of our Lord and of his Messiah,(C)
    and he will reign for ever and ever.”(D)

Read full chapter