Add parallel Print Page Options

(A)“Kingasa ki bwe nzika mu kinnya
    ne nzikirira?
Enfuufu eneekutenderezanga
    n’etegeeza abantu obwesigwa bwo?

Read full chapter

“What is gained if I am silenced,
    if I go down to the pit?(A)
Will the dust praise you?
    Will it proclaim your faithfulness?(B)

Read full chapter

10 (A)Ebyamagero byo onoobikoleranga bafu?
    Abafudde banaagolokokanga ne bakutendereza?
11 (B)Okwagala kwo onookulaganga abali emagombe
    n’obwesigwa bwo abo abali mu kifo eky’okuzikirira?
12 Ebyamagero byo binaamanyibwanga mu kifo ekyo eky’ekizikiza?
    Oba ebikolwa byo eby’obutuukirivu bwo bye binaamanyibwanga mu nsi eyamala edda okwerabirwa?

Read full chapter

10 Do you show your wonders to the dead?
    Do their spirits rise up and praise you?(A)
11 Is your love declared in the grave,
    your faithfulness(B) in Destruction[a]?
12 Are your wonders known in the place of darkness,
    or your righteous deeds in the land of oblivion?

Read full chapter

Footnotes

  1. Psalm 88:11 Hebrew Abaddon

10 (A)Buli omukono gwo kye gugenda okukola, kikole n’amaanyi go gonna; kubanga teri mulimu wadde okulowooza, oba okutegeera wadde amagezi emagombe gy’olaga.

Read full chapter

10 Whatever(A) your hand finds to do, do it with all your might,(B) for in the realm of the dead,(C) where you are going, there is neither working nor planning nor knowledge nor wisdom.(D)

Read full chapter

18 (A)Kubanga tewali n’omu mu nsi y’abafu ayinza kukutendereza,
    abafu tebayinza kukusuuta;
tebaba na ssuubi
    mu bwesigwa bwo.

Read full chapter

18 For the grave(A) cannot praise you,
    death cannot sing your praise;(B)
those who go down to the pit(C)
    cannot hope for your faithfulness.

Read full chapter