Add parallel Print Page Options

(A)Abasinza ebifaananyi ebikole n’emikono bonna baswadde,
    abo abeenyumiririza mu bifaananyi ebyole.
    Mumusinze mwe mwenna bakatonda.

Read full chapter

29 (A)“Kubanga mulikwatibwa ensonyi olw’emiti
    mwe mwenyumiririzanga,
n’olw’ennimiro
    ze mweroboza.

Read full chapter

11 (A)Laba ye ne banne balikwatibwa ensonyi.
    N’ababazzi nabo bantu buntu.
Leka bonna bakuŋŋaane, banjolekere; balikwatibwa ensonyi n’entiisa.
    Ensonyi ziribatta bonna era bagwemu entiisa.

Read full chapter

16 (A)Bonna abakola bakatonda abakole n’emikono baliswazibwa,
    balikwatibwa ensonyi, bonna balikwata ekkubo limu nga baswadde.

Read full chapter