Add parallel Print Page Options

Abaana ba Isirayiri

Bano be baali batabani ba Isirayiri:

Lewubeeni, ne Simyoni, ne Leevi, ne Yuda, ne Isakaali, ne Zebbulooni, ne Ddaani, ne Yusufu, ne Benyamini, ne Nafutaali, ne Gaadi ne Aseri.

(A)Batabani ba Yuda baali

Eri, ne Onani ne Seera, era nnyabwe ye yali Basusuwa Omukanani.

Eri, eyali mutabani wa Yuda omukulu n’akola ebibi mu maaso ga Mukama, era Mukama n’amutta.

(B)Tamali muka mwana wa Yuda, n’azaalira Yuda Pereezi, ne Zeera.

Batabani ba Yuda bonna awamu baali bataano.

(C)Batabani ba Perezi baali

Kezulooni ne Kamuli.

Batabani ba Zeera baali

Zimuli, ne Esani, ne Kemani, ne Kalukoli, ne Dala, bonna awamu bataano.

(D)Mutabani wa Kalumi ye yali

Akali, eyaleetera Isirayiri emitawaana kubanga yayonoona mu ebyo ebyawongebwa.

Mutabani wa Esani ye yali

Azaliya.

(E)Batabani ba Kezulooni baali

Yerameeri, ne Laamu ne Kerubayi.

10 (F)Laamu n’azaala Amminadaabu,

Amminadaabu n’aba kitaawe n’azaala Nakusoni, eyali omukulu w’ekika kya Yuda.

11 Nakusoni n’azaala Saluma,

ne Saluma n’azaala Bowaazi,

12 (G)Bowaazi ye n’azaala Obedi ate Obedi n’azaala Yese.

13 (H)Yese n’azaala

Eriyaabu, eyali mutabani we omukulu; Abinadaabu nga ye wookubiri,

Simeeyi nga ye wookusatu, 14 Nesaneeri nga ye wookuna,

Laddayi nga ye wookutaano, 15 Ozemu n’aba ow’omukaaga,

Dawudi nga ye wa musanvu.

16 (I)Bannyinaabwe be baali Zeruyiya ne Abbigayiri.

Batabani ba Zeruyiya baali basatu nga be ba Abisaayi, Yowaabu ne Asakeri.

17 (J)Abbigayiri yali nnyina wa Amasa, ne Amasa n’azaala Yeseri Omuyisimayiri.

18 Kalebu mutabani wa Kezulooni n’azaala abaana mu Azuba mukyala we ate era ne mu Yeriyoosi.

Yeseri, ne Sobabu, ne Aludoni be baali abaana ba Azuba.

19 (K)Azuba bwe yafa, Kalebu n’awasa Efulaasi, eyamuzaalira Kuuli.

20 (L)Kuuli n’azaala Uli, Uli n’azaala Bezaleeri.

21 (M)Oluvannyuma Kezulooni, ne yeebaka ne muwala wa Makiri kitaawe wa Gireyaadi, gwe yali afumbiddwa nga wa myaka nkaaga, n’amuzaalira Segubu.

22 Segubu n’azaala Yayiri, eyafuganga ebibuga amakumi abiri mu bisatu mu nsi ye Gireyaadi.

23 (N)Naye Gesuli ne Alamu ne bawamba ebibuga bya Yayiri, Kenasi n’ebyalo byayo, byonna awamu byali ebibuga nkaaga.

Abo bonna be baali abazzukulu ba Makiri, kitaawe wa Gireyaadi.

24 (O)Kezulooni ng’amaze okufa, Kalebu ne yeebaka ne maama we omuto Efulaasi eyali mukyala wa kitaawe, n’amuzaalira Asukuli, n’azaala Tekowa.

25 Yerumeeri mutabani wa Kezulooni omukulu yalina batabani be bataano nga be ba

Laamu, mutabani we omukulu, ne Buna, ne Oleni, ne Ozemu ne Akiya. 26 Wabula Yerumeeri yalina omukyala omulala ng’erinnya lye ye Atala, era oyo yali nnyina Onamu.

27 Batabani ba Laamu mutabani omukulu owa Yerameeri baali

Maazi, ne Yamuni ne Ekeri.

28 Batabani ba Onamu be baali

Sammayi ne Yada,

ate batabani ba Sammayi nga be ba

Nadabu ne Abisuli.

29 Abisuli yalina omukyala erinnya lye Abikayiri, era n’amuzaalira Abani ne Molidi.

30 Batabani ba Nadabu be baali

Seredi ne Appayimu, naye Seredi n’afa nga tazadde mwana.

31 Mutabani wa Appayimu yali

Isi, ate nga Isi ye kitaawe wa Akulayi.

32 Batabani ba Yada muganda we Sammayi be baali

Yeseri ne Yonasaani, naye Yeseri n’afa nga tazadde mwana.

33 Batabani ba Yonasaani be baali

Peresi ne Zaza.

Abo bonna be baali bazzukulu ba Yerameeri.

34 Sesani ye yalina baana ba buwala bokka,

ng’alina n’omuddu Omumisiri, erinnya lye Yala. 35 Sesani n’awaayo omu ku bawala be okufuumbirwa omuddu we Yala, era omuwala n’azaala Attayi.

36 (P)Attayi n’azaala Nasani,

ne Nasani n’azaala Zabadi.

37 Zabadi n’azaala Efulali,

ne Efulali n’azaala Obedi.

38 Obedi n’azaala Yeeku,

ne Yeeku n’azaala Azaliya.

39 Azaliya n’azaala Kerezi,

ne Kerezi n’azaala Ereyaasa.

40 Ereyaasa n’azaala Sisumaayi,

ne Sisumaayi n’azaala Sallumu.

41 Sallumu n’azaala Yekamiya,

ne Yekamiya n’azaala Erisaama.

42 (Q)Omwana omukulu owa Kalebu muganda wa Yerameeri,

ye yali Mesa, ate Mesa n’azaala Zifu.

Zifu n’azaala Malesa, Malesa n’azaala Kebbulooni.

43 Batabani ba Kebbulooni baali

Koola, ne Tappua, ne Lekemu, ne Sema.

44 Sema n’azaala Lakamu,

ne Lakamu n’azaala Yolukeyaamu.

Lekemu n’azaala Sammayi.

45 (R)Mutabani wa Sammayi n’azaala Manoni,

ne Mawoni n’azaala Besuzuli.

46 Efa omukazi omulala owa Kalebu yamuzaalira

Kalani, ne Moza ne Gazezi.

Ate Kalani n’azaala omulenzi gwe yatuuma Gazezi.

47 Batabani ba Yadayi baali

Legemu, ne Yosamu, ne Gesani, ne Pereti, ne Efa ne Saafu.

48 Ate era Kalebu yalina omukazi omulala, Maaka eyamuzaalira

Seberi ne Tirukaana.

49 (S)Mukazi we oyo yazaalayo n’omwana omulala erinnya lye Saafu, eyazaala Madumanna.

Seva n’azaala Makubena ne Gibea.

Muwala wa Kalebu ye yali Akusa.

50 (T)Abo be baali bazzukulu ba Kalebu.

Batabani ba Kuuli baali Efulaasa omuggulanda,

Sobali n’azaala Kiriyasuyalimu, 51 Saluma n’azaala Besirekemu, ne Kalefu n’azaala Besugaderi.

52 Sabali eyazaala Kiriyasuyalimu, yalina abaana abalala nga be ba

Kalowe, ne kimu kyakubiri eky’Abamenukosi, 53 (U)n’ebika ebya Kiriyasuyalimu nga be ba Abayisuli, n’Abapusi, n’Abasumasi, n’Abamisulayi. Muno mwe mwasibuka Abazolasi n’Abayesutawooli.

54 (V)Batabani ba Saluma baali

Besirekemu, n’Abanetufa, Atulosubesuyowabu, ne kimu kyakubiri eky’Abamanakasi, Abazooli, 55 (W)n’ebika by’abawandiisi b’amateeka abaabeeranga e Yabezi, nga be b’Abatirasi, Abasimeyasi, n’Abasukasi. Bano be Bakeeni abasibuka mu Kammasi, era be baavaamu oluggya lwa Lekabu.

Israel’s Sons(A)

These were the sons of Israel:

Reuben, Simeon, Levi, Judah, Issachar, Zebulun, Dan, Joseph, Benjamin, Naphtali, Gad and Asher.

Judah(B)

To Hezron’s Sons

The sons of Judah:(C)

Er, Onan and Shelah.(D) These three were born to him by a Canaanite woman, the daughter of Shua.(E) Er, Judah’s firstborn, was wicked in the Lord’s sight; so the Lord put him to death.(F) Judah’s daughter-in-law(G) Tamar(H) bore Perez(I) and Zerah to Judah. He had five sons in all.

The sons of Perez:(J)

Hezron(K) and Hamul.

The sons of Zerah:

Zimri, Ethan, Heman, Kalkol and Darda[a]—five in all.

The son of Karmi:

Achar,[b](L) who brought trouble on Israel by violating the ban on taking devoted things.[c](M)

The son of Ethan:

Azariah.

The sons born to Hezron(N) were:

Jerahmeel, Ram and Caleb.[d]

From Ram Son of Hezron

10 Ram(O) was the father of

Amminadab(P), and Amminadab the father of Nahshon,(Q) the leader of the people of Judah. 11 Nahshon was the father of Salmon,[e] Salmon the father of Boaz, 12 Boaz(R) the father of Obed and Obed the father of Jesse.(S)

13 Jesse(T) was the father of

Eliab(U) his firstborn; the second son was Abinadab, the third Shimea, 14 the fourth Nethanel, the fifth Raddai, 15 the sixth Ozem and the seventh David. 16 Their sisters were Zeruiah(V) and Abigail. Zeruiah’s(W) three sons were Abishai, Joab(X) and Asahel. 17 Abigail was the mother of Amasa,(Y) whose father was Jether the Ishmaelite.

Caleb Son of Hezron

18 Caleb son of Hezron had children by his wife Azubah (and by Jerioth). These were her sons: Jesher, Shobab and Ardon. 19 When Azubah died, Caleb(Z) married Ephrath, who bore him Hur. 20 Hur was the father of Uri, and Uri the father of Bezalel.(AA)

21 Later, Hezron, when he was sixty years old, married the daughter of Makir the father of Gilead.(AB) He made love to her, and she bore him Segub. 22 Segub was the father of Jair, who controlled twenty-three towns in Gilead. 23 (But Geshur and Aram captured Havvoth Jair,[f](AC) as well as Kenath(AD) with its surrounding settlements—sixty towns.) All these were descendants of Makir the father of Gilead.

24 After Hezron died in Caleb Ephrathah, Abijah the wife of Hezron bore him Ashhur(AE) the father[g] of Tekoa.

Jerahmeel Son of Hezron

25 The sons of Jerahmeel the firstborn of Hezron:

Ram his firstborn, Bunah, Oren, Ozem and[h] Ahijah. 26 Jerahmeel had another wife, whose name was Atarah; she was the mother of Onam.

27 The sons of Ram the firstborn of Jerahmeel:

Maaz, Jamin and Eker.

28 The sons of Onam:

Shammai and Jada.

The sons of Shammai:

Nadab and Abishur.

29 Abishur’s wife was named Abihail, who bore him Ahban and Molid.

30 The sons of Nadab:

Seled and Appaim. Seled died without children.

31 The son of Appaim:

Ishi, who was the father of Sheshan.

Sheshan was the father of Ahlai.

32 The sons of Jada, Shammai’s brother:

Jether and Jonathan. Jether died without children.

33 The sons of Jonathan:

Peleth and Zaza.

These were the descendants of Jerahmeel.

34 Sheshan had no sons—only daughters.

He had an Egyptian servant named Jarha. 35 Sheshan gave his daughter in marriage to his servant Jarha, and she bore him Attai.

36 Attai was the father of Nathan,

Nathan the father of Zabad,(AF)

37 Zabad the father of Ephlal,

Ephlal the father of Obed,

38 Obed the father of Jehu,

Jehu the father of Azariah,

39 Azariah the father of Helez,

Helez the father of Eleasah,

40 Eleasah the father of Sismai,

Sismai the father of Shallum,

41 Shallum the father of Jekamiah,

and Jekamiah the father of Elishama.

The Clans of Caleb

42 The sons of Caleb(AG) the brother of Jerahmeel:

Mesha his firstborn, who was the father of Ziph, and his son Mareshah,[i] who was the father of Hebron.

43 The sons of Hebron:

Korah, Tappuah, Rekem and Shema. 44 Shema was the father of Raham, and Raham the father of Jorkeam. Rekem was the father of Shammai. 45 The son of Shammai was Maon(AH), and Maon was the father of Beth Zur.(AI)

46 Caleb’s concubine Ephah was the mother of Haran, Moza and Gazez. Haran was the father of Gazez.

47 The sons of Jahdai:

Regem, Jotham, Geshan, Pelet, Ephah and Shaaph.

48 Caleb’s concubine Maakah was the mother of Sheber and Tirhanah. 49 She also gave birth to Shaaph the father of Madmannah(AJ) and to Sheva the father of Makbenah and Gibea. Caleb’s daughter was Aksah.(AK) 50 These were the descendants of Caleb.

The sons of Hur(AL) the firstborn of Ephrathah:

Shobal the father of Kiriath Jearim,(AM) 51 Salma the father of Bethlehem, and Hareph the father of Beth Gader.

52 The descendants of Shobal the father of Kiriath Jearim were:

Haroeh, half the Manahathites, 53 and the clans of Kiriath Jearim: the Ithrites,(AN) Puthites, Shumathites and Mishraites. From these descended the Zorathites and Eshtaolites.

54 The descendants of Salma:

Bethlehem, the Netophathites,(AO) Atroth Beth Joab, half the Manahathites, the Zorites, 55 and the clans of scribes[j] who lived at Jabez: the Tirathites, Shimeathites and Sucathites. These are the Kenites(AP) who came from Hammath,(AQ) the father of the Rekabites.[k](AR)

Footnotes

  1. 1 Chronicles 2:6 Many Hebrew manuscripts, some Septuagint manuscripts and Syriac (see also 1 Kings 4:31); most Hebrew manuscripts Dara
  2. 1 Chronicles 2:7 Achar means trouble; Achar is called Achan in Joshua.
  3. 1 Chronicles 2:7 The Hebrew term refers to the irrevocable giving over of things or persons to the Lord, often by totally destroying them.
  4. 1 Chronicles 2:9 Hebrew Kelubai, a variant of Caleb
  5. 1 Chronicles 2:11 Septuagint (see also Ruth 4:21); Hebrew Salma
  6. 1 Chronicles 2:23 Or captured the settlements of Jair
  7. 1 Chronicles 2:24 Father may mean civic leader or military leader; also in verses 42, 45, 49-52 and possibly elsewhere.
  8. 1 Chronicles 2:25 Or Oren and Ozem, by
  9. 1 Chronicles 2:42 The meaning of the Hebrew for this phrase is uncertain.
  10. 1 Chronicles 2:55 Or of the Sopherites
  11. 1 Chronicles 2:55 Or father of Beth Rekab