Add parallel Print Page Options

(A)Olwo amaaso g’abazibe galiraba,
    era n’amatu ga bakiggala galigguka;

Read full chapter

(A)nga mugamba abasibe nti, ‘Muveemu,’
    n’abo abali mu kizikiza nti, ‘Mube n’eddembe!’

“Banaaliranga ku mabbali g’ekkubo,
    ne ku ntikko z’obusozi bwonna obwereere banasangangako omuddo.

Read full chapter

Amawulire Amalungi ag’Obulokozi

61 (A)Omwoyo wa Mukama Katonda ali ku nze,
    kubanga Mukama anfuseeko amafuta okubuulira abaavu n’abali obubi ebigambo ebirungi,
    antumye okuyimusa abalina emitima egimenyese.
Okulangirira eddembe eri abawambe,
    n’abasibe bateebwe
    bave mu makomera.

Read full chapter

19     (A)n’okulangirira ekiseera kya Mukama eky’okulagiramu ekisa kye.”

Read full chapter

26 (A)ne bava mu mutego gwa Setaani gwe baguddemu abakozese by’ayagala, ne badda engulu mu kutegeera kwabwe.

Read full chapter

14 (A)Olw’okubanga abaana balina omubiri n’omusaayi, naye yalina omubiri n’omusaayi, alyoke azikirize oyo alina amaanyi ag’okufa, ye Setaani. 15 (B)Yakikola alyoke awe eddembe abo bonna abaali bamaze obulamu bwabwe bwonna mu buddu olw’entiisa y’okufa.

Read full chapter