Add parallel Print Page Options

(A)Sikunenya lwa ssaddaaka zo,
    oba ebiweebwayo ebyokebwa by’ossa mu maaso gange bulijjo.

Read full chapter

20 (A)Omugavu oguva e Seeba bampa gwa ki?
    Oba zino emmuli ezakaloosa eziva mu nsi ey’ewala?
Ebiweebwayo byammwe ebyokebwa sijja kubikkiriza,
    n’essaddaaka zammwe tezinsanyusa.”

Read full chapter

22 (A)Naye Samwiri n’amugamba nti,

Mukama asanyukira nnyo ebiweebwayo ebyokebwa ne ssaddaaka,
    okusinga okugondera eddoboozi lya Mukama?
Okugonda kusinga ssaddaaka,
    era n’okuwuliriza kusinga amasavu g’endiga ennume.

Read full chapter

10 (A)“Kale waakiri singa omu ku bakabona aggalawo enzigi muleme okukuma omuliro ku kyoto kyange ogw’obwereere! Sibasanyukira n’akatono,” bw’ayogera Mukama ow’Eggye, “so sikkirize kiweebwayo kyonna ekiva mu mikono gyammwe.

Read full chapter